Skip Navigation
The Endowment for Human Development
The Endowment for Human Development
Improving lifelong health one pregnancy at a time.
Donate Now Get Free Videos

Multilingual Illustrated DVD [Tutorial]

The Biology of Prenatal Development




BIOLOGIA OWO KUKULA KWO'MWANA MULUBUTO LWA NYINA

.Luganda [Ganda]


National Geographic Society This program is distributed in the U.S. and Canada by National Geographic and EHD. [learn more]

Choose Language:
Download English PDF  Download Spanish PDF  Download French PDF  What is PDF?
 

Embryonic Development: 6 to 8 Weeks

Chapter 20   6 Weeks: Motion and Sensation

Mu wiiki mukaaga 'celebral hemisphere' zi tandi okukula mangu kko okusoka ebitundu byo'bwongo ebilala.

'Embryo' etandika okutambula empola no'kutambula mugere etetagisa kulowoza. Entambula ewo yetagisa Okugenda mumaso ne'okuwagila 'neuro-muscular development'.

Okukona oba okukwata ku mutwe gwa 'embryo' kuvamu okukweka kwomutwe gwawo.

Chapter 21   The External Ear and Blood Cell Formation

Ebitundu bya'matu ebyawabweru bitandika okufuna 'shape' oba okwe bumba.

Mu wiiki mukaaga, bu 'blood cells' butandika okweyo leka oba okukula mukibuba kakono bu 'lymphocytes'webuli. Ekika kya 'white blood cell' kya mugaso nyo mukuzimba 'systems'. ewokulwanyi endwade mumubiri

Chapter 22   The Diaphragm and Intestines

Ekinywa kya akabengo oba'diaphragm', ebezewo okusa mubiri, eba ekuze muwiiki nga mukaaga.

Okitundu kye bwende kakano kivayo okumala esera munda ye kundi. Kino kiwitibwa 'physiologic herniation' kino kibowo ebitundu byomubiri bisobole okukula mubitundu ebya wansi.

Chapter 23   Hand Plates and Brainwaves

Mu wiiki mukaaga bu 'hand plates' bukula mugeri enyo lubalala.

'Brain waves' ziba zitekedwa wansi mu wiiki nga mukaaga ne naku biri.

Chapter 24   Nipple Formation

Obuberi butandika okweyoleka kumubiri ngatebuna tuuka webulina okuba oba okukulira kukifuba.

Chapter 25   Limb Development

Mu wiiki nga mukaaga nekintundu obukokola bulabika, ne ngalo zitando okweyoyawula, era ne'mikono kitandi okutambula.

Okukukwa magumba kutandi, kino witibwa 'ossification' kino kitandika okuba mu 'clavicle' oba egumba lwe'kibegabega, Era na'magumba ge'mba olwa'wasi newagulu.

Chapter 26   7 Weeks: Hiccups and Startle Response

Kasikonda alabika mu wiiki ma musanvu.

Ne begere bitandika okusamba, ne okuwuliliza ebimwe tolode.

Chapter 27   The Maturing Heart

Omutima ne amasi gagwo anagubaku tuuse. Kati omutima gukuba emirundi kikumi mu nkaga mumusanvu.

Engeyo busanyalale obwomuji ma buwulilwa ku wiiki nga musanvu ne kitundu kakano omutima gukuba okwefanyirizako nga ogwo'muntu omukulu.

Chapter 28   Ovaries and Eyes

Mubawala amaaggi oba'ovaries' zirabika muwiiki nga musaanvu

Mu wiiki nga musaanvu ne'kitundu egeri ya'mmazi 'retina' mu maaso birabika ne bibikakumaso biba bitandiikiriza ekisera kyo'amangu enyo.

Chapter 29   Fingers and Toes

Engalo zeyawudde Neye obugere buba bwekyegase gubabwegatide wansi kugere.

Emikono gisobola okwegata, nga nebigere.

Enyingo zamagulo nazo weziri.


Add a Comment

Your Name: Log In 3rd-party login: Facebook     Google     Yahoo

Comment: