Skip Navigation

National Geographic Society This program is distributed in the U.S. and Canada by National Geographic and EHD. [learn more]

Multilingual Illustrated DVD [Tutorial]

The Biology of Prenatal Development
BIOLOGIA OWO KUKULA KWO'MWANA MULUBUTO LWA NYINA

.Luganda [Ganda]


 
Download English PDF  Download Spanish PDF  Download French PDF  What is PDF?
 

Chapter 40   3 to 4 Months (12 to 16 Weeks): Taste Buds, Jaw Motion, Rooting Reflex, Quickening

Wakati wa wiiki 11 ne wiiki 12, obuzito bwa 'fetus' byeyongera nga ebitundu nkaga kukimu.

Wiiki kumi nabiri ezisoka gwe'myezi esatu egikulembera mukukula kwo'mwana, oba omyezi ogwukusata nga omukaazi ali lubuto.

Bu 'buds' obwoku womerwa ebiri bwa butandiika okulabika mukamwa.
Buno bu 'tastes buds' buberamu era busigaramu mukamwa omwana nga azalidwa bubera ku lulimi ne wagulu kukibuno.

Ekyenda kitandikiza okutambula ku wiiki nga kumi nabiri kuno okutambula kweyo ngerera dala okuma wiiki nga mukaaga.

Ebintunto ebisoka okuva mu 'fetus' ne'kyenda ekito biyitibwa 'meconium'. Bubamukalonda nga 'digestive enzymes', emere'zimba omubiri ne 'cells' mu 'digestive tract' oba umuduu gwe mere.

Ku wiiki kumi nabiri, obuwanvubwe mikono bubabutukiride enkomerero yabwo okugerageranyu no'mubiri. Amagulu gatwa ekisera kiwanuu ko okutuka wagalina okukoma mukukula kukisera kino.

Nga ojeko umugongo ne wagulo wo'mutwe , omubiri gwa 'fetus' kakano guwuliliza ngagu kwati dwako.

Obusaaja oba obukaali bulabika muneyisa bweyoleka omulundi ogusokera dala. Gambanga 'fetus' enkazi etandika okuzanyisa oluba emirundi mingiko okusinga mubalenzi

Okujako okugana okulabibwa amangu enyo akamwa katandika okuberanga akayulira okukwatibwako ebiba bigwetolode wabera okuwuliza kwebwetolode sako nokuyasama kwomumwa. Kuno okuwuliliza kiyitibwa 'rooting reflex' kino kigala wo neomwana bwazalibwa nekiyamba omwana okusanga ebbere lyanyi mu kuyonsa.

Mumaso mwongera okukuza namasavu gatandika okukungana mumaso negayaba mukulula kwa'matamu nokukula kwaimanya kitandika.

Mu wiiki kumi na'tano bu 'stem cells' obukola omusaayi bweyoleka nebwogera okukula mu busomyo bwa'magumba. Bu 'cells' bwomusaayi obusingi bujakukolebwa oba kuzalibwa muno mubusomyo.

Newankubade nga okuzanya obaokutambula kwo'mubiri kutandika ku wiiki mukaaga' mukaazi wolubuuto asuka okuwilira omwana nga yekusa wakati wa wiiki kuminanyane wiiki kumi namunana. Kino kimanyidwa bulijo nga 'quickning' oba okwanguwa.


Add a Comment

Your Name: Log In 3rd-party login: Facebook     Google     Yahoo

Comment: