Skip Navigation
The Endowment for Human Development
The Endowment for Human Development
Improving lifelong health one pregnancy at a time.
Donate Now Get Free Videos

Multilingual Illustrated DVD [Tutorial]

The Biology of Prenatal Development
BIOLOGIA OWO KUKULA KWO'MWANA MULUBUTO LWA NYINA

.Luganda [Ganda]


National Geographic Society This program is distributed in the U.S. and Canada by National Geographic and EHD. [learn more]

Choose Language:
Download English PDF  Download Spanish PDF  Download French PDF  What is PDF?
 

The Fetal Period (8 Weeks through Birth)

Chapter 37   9 Weeks: Swallows, Sighs, and Stretches

Eseera eyitibwa 'fetal period' kyeyongera mumaso baka nga omwana azalidwa

Mu wiki mwende okumunakwengalo gutandika 'fetus'eyiza okummya amaazi aga 'amniotic fluid'.

Eyinza no'kukwata ebintu oba ekimju, oba ne oku tambuza omutwe mumaso ne'mabega, okugulawo no'kugalawo oluba, okutambuza olulimui no kwe golola.

Okufuna obusimu kumaso me mubibatu bwe mikono, ne wansi webigere biwulira ekibi konako.

"Singa wabowo okukwattibwa ko wansi webigere", 'fetus'ewetamu evivi okwo sako me bugere obutono.

Ebiwawo bya'maso biba bigale kukisere kino.

Mu larynx oba mu dokooli , obuwuzi obuvamu amalobozi butandika okulabika eraga okutandika okwokula kwa bu vocal cord'.

Mubawala 'fetus'oyiza okulaba 'uterus' oba nabana no obuggi obuto oba'reproductive cell' emto obuyitibwa 'oogania', zibamu mu óvary'ngazi gegenya enku.

Ebitundu ebyekyama bitandika okwelaga oba bisaaja oba bikaazi.

Chapter 38   10 Weeks: Rolls Eyes and Yawns, Fingernails & Fingerprints

Wakatiwa wiiki omwenda ne kumi okukula kweyo ngere dalannyo nyini okuzito bwo mubiri bwe yongera paka ebitundu 75%.

Mu wiiki kumi ebibib kaamaso wagulu bitandikiriza okutambula mpola kino kiiletala amaso kutandika okwevunula oba okwekyusa ngagada wansi.

Waberayo okekyusa kwa 'fetus' era ne akamwa ko'mwana kegula era ne kegala.

Okusingira dala engalo ensaaja eya dyo enunibwa.

Ebitundu bwe'kyenda mu kundu eto oba oluseke omwana omwafunila emere ne bitu ebilala biba bidayo mukitundu kya wansi ekyo'mubiri oba 'abdominal cavity'.

Emitendera egiyitibwa okukula amagumba giba gigenda mumaso kakano.

Enjala ze bigere ne'ze'galo zitandika okukula.

Mugalo mweyoleka 'fingerprints' okuvanyu lwa wiiki kumi nga 'fertilization' awede. Zimo 'fingerprints' oba ebye kumu biyiza okukozesebwa okwa omuntu ono mubulamu bwe bwo .

Chapter 39   11 Weeks: Absorbs Glucose and Water

Wiiki kumi ne'mu weziwerera enyindo na'maso gabagamale okukulira dala. Nga ne bitundu ebilala ebyo'mubiri, engere gebifanana ekyuka nga omwana akula era ne mubulamu bwe bwo.

Ekyenda kitandiika okunyunyunta sukali (glucose) na'maazi bino bimilwa 'fetus'.

Newakubade obuwla obaobulenzi bwo'mwana bukasibwa nga 'fertilization' ebaddewo, ebitundu byekyama ebyawabweru kakati bimanyi bya era bilabike oba mulenzi oba muwala.

Chapter 40   3 to 4 Months (12 to 16 Weeks): Taste Buds, Jaw Motion, Rooting Reflex, Quickening

Wakati wa wiiki 11 ne wiiki 12, obuzito bwa 'fetus' byeyongera nga ebitundu nkaga kukimu.

Wiiki kumi nabiri ezisoka gwe'myezi esatu egikulembera mukukula kwo'mwana, oba omyezi ogwukusata nga omukaazi ali lubuto.

Bu 'buds' obwoku womerwa ebiri bwa butandiika okulabika mukamwa.
Buno bu 'tastes buds' buberamu era busigaramu mukamwa omwana nga azalidwa bubera ku lulimi ne wagulu kukibuno.

Ekyenda kitandikiza okutambula ku wiiki nga kumi nabiri kuno okutambula kweyo ngerera dala okuma wiiki nga mukaaga.

Ebintunto ebisoka okuva mu 'fetus' ne'kyenda ekito biyitibwa 'meconium'. Bubamukalonda nga 'digestive enzymes', emere'zimba omubiri ne 'cells' mu 'digestive tract' oba umuduu gwe mere.

Ku wiiki kumi nabiri, obuwanvubwe mikono bubabutukiride enkomerero yabwo okugerageranyu no'mubiri. Amagulu gatwa ekisera kiwanuu ko okutuka wagalina okukoma mukukula kukisera kino.

Nga ojeko umugongo ne wagulo wo'mutwe , omubiri gwa 'fetus' kakano guwuliliza ngagu kwati dwako.

Obusaaja oba obukaali bulabika muneyisa bweyoleka omulundi ogusokera dala. Gambanga 'fetus' enkazi etandika okuzanyisa oluba emirundi mingiko okusinga mubalenzi

Okujako okugana okulabibwa amangu enyo akamwa katandika okuberanga akayulira okukwatibwako ebiba bigwetolode wabera okuwuliza kwebwetolode sako nokuyasama kwomumwa. Kuno okuwuliliza kiyitibwa 'rooting reflex' kino kigala wo neomwana bwazalibwa nekiyamba omwana okusanga ebbere lyanyi mu kuyonsa.

Mumaso mwongera okukuza namasavu gatandika okukungana mumaso negayaba mukulula kwa'matamu nokukula kwaimanya kitandika.

Mu wiiki kumi na'tano bu 'stem cells' obukola omusaayi bweyoleka nebwogera okukula mu busomyo bwa'magumba. Bu 'cells' bwomusaayi obusingi bujakukolebwa oba kuzalibwa muno mubusomyo.

Newankubade nga okuzanya obaokutambula kwo'mubiri kutandika ku wiiki mukaaga' mukaazi wolubuuto asuka okuwilira omwana nga yekusa wakati wa wiiki kuminanyane wiiki kumi namunana. Kino kimanyidwa bulijo nga 'quickning' oba okwanguwa.

Chapter 41   4 to 5 Months (16 to 20 Weeks): Stress Response, Vernix Caseosa, Circadian Rhythms

Mu wiiki kumi na mukaga emitendera je'mpiso mubitundu ebwawansi ebya 'fetus' kino kisikiza 'hormone' Eyuliza kununyigiribwa evako okuja kwa 'noradrenaline' Oba 'norepinepherine' mumusaayi. Abawere na'bakulu bona kino kibaukako okukyusiza dala emitendera ge twolede.

Mukusa kwo'mubiri, umudumu oguyitamu empewo kukisera kino guba gukulidedala.

Era ngeyo'mubiri ogwa langi ejeru oguziza akabi oba ogwokuma, oguyitibwa 'vernix caseosa' gubera gubise 'fetus' oba omwana akula mulubuto. Olususu lukumibya 'vernix' kubintu ebindi lutawanyiza nu kisera kino mu maazi aga 'amniotic fluid' omwana wiwaba.

Okuva wiiki kuminamwenda okukyuka kwa 'fetus' oba omwana no kussa, okwo no kukuba kwo'mutima 'gujandi okukuba munge'yejawulo buli lukya kino kiwitibwa 'circadian rythms' mululimi lwa bioligia

Chapter 42   5 to 6 Months (20 to 24 Weeks): Responds to Sound; Hair and Skin; Age of Viability

Mu wiiki abiri ekitundu kyo'kutu ekiyitibwa 'cochlea', ekikola kukuwulira, kiba kimaliza okukula era kimale okwetuka munda yo'kutu. Okuva kakati no kweyongerayo, 'fetus'oba omwana ayongera kuwulira amalobozi.

Enviri zitandika okukula Kukawompo.

Olususu kakati lubalwetuse, okwosaako ne'milandira genu mumubiri 'gland'.

Mu wiiki nga biri mwe'mu ne abiri ewede, amawugwe gafuna obusobolibwokusa omuka. Kino kiyitibwa okwetuka oba 'age of viability' mululimi lwa sayansi kubanga obulamu wabweru olubuuto buba bukakati busoboka mumwana omuwere oba 'fetus.' Emwaka mingi mukukulakulana bu bye'dagala ne sayansi bitandewo obusobozi kuyimirizawo'bulamu obwa'bawere azalibwanga.

Chapter 43   6 to 7 Months (24 to 28 Weeks): Blink-Startle; Pupils Respond to Light; Smell and Taste

Mu wiiki abiri munya amaaso gegula-nate omwana oba 'fetus' natandika okutemyatemya. Bikula mangunyo mubana abowela.

Abanonyerela kubya sayansi bagambanti amalobozi agawagule enyo gayiza okusa obulamu omwana bwi 'fetus' obubi. Amangu dala ekivamwekyo omutima gwo'mwana 'fetus' okwewonge okuba nyo okuva kubwegulina okuba omwana 'fetus' okwongera okumira okwo sako no kukyuka muneyia. No mwana 'fetus' auinza okufuna obuzibu mukuwulira okweyionge'nyo.

Era no kusa kwe kuyinza okweyonge'nyo nga emirundi ana mutenaeto kuyingiza no kufulumya empewo buli dakika.

Emyezi esatu egikomekerera nga omukaazi ali lubuto okukula kwo'bwongo amangu dala kutawala ebitundi 50% ebya'manyi mumubiri akozesebwa omwana 'fetus'. Obuzito bwo'bwongo bweyonge w'ebitundu ebikumi 400 ne 500%.

Oluvanyu lwa wiiki abiri mumukana amaso gaja amaziga.

Ekitundu kwamasozi ekiyibwa enjuba oba 'pupil' kitandika okukyuka mutaala oba ekitanga mu wiiki 27. Kino kiyamba okugera omuyendo gwe kitanga oba etaala ekiyingi mukitundu ekya 'retina' mubulamu bwona obwa 'muntuoyo'.

Buli kintu ekyetagisa mukuwanyiriza kibanakyo kikola bulungi. Emisomo ejikwata ku abaana abawere atanaba ketuka kigamba bau obusibozi obwoku wunyiriza oluvanyuma lwa wiiki abiri mumukaga nga 'fertilization' oba okumwaka kuwede.

Singa ekituwa oba otuzi otuwomerera kutekebwa mumaazi omwana mwakulira 'amniotic fluid' omwana yeyongera okumira. Ate okumira kukedera nga ekintu oba amaazi agakawa gegatekebwamu. Era omwana alabika yenyinyibala mumasoge.

Mugeri yokubanga ayagalaokutambula ekyandibade nga okutambu omwana otandika okwefula.

Era omwana alabika nga olukanyanya olumugwako nga egeri wolu savusavu bwe lukungana wansi wolususu. Amasavu gano gamugasonyo. Okulaba nga okubuguma kwomubiri kwa kigero era nga kweku sanide era gega kuma ne amanyi nga omwana azalidwa.

Chapter 44   7 to 8 Months (28 to 32 Weeks): Sound Discrimination, Behavioral States

Mu wiiki 28 omwana kakati asobola okwawula wakati wa edobozi lwawagulu newansi.

Mu wiiki 30okusa kuba kutandise okulabika era kubawo wakati webitundi 30- 40% okutukka kubintu ana bye saawa.

Mu mwezi ena egisembayo omukaazi nga ali lubuuto, wabelawo ekisera omwana bwa kyuka oba bwakola abitintu mungeri etegerekeka oluvanyuma era awumulako. Eneyisa eno eraga nti omwana abade weyongera okukula bukula bulikisera mubusimu obwawakati 'central nervous system'.

Chapter 45   8 to 9 Months (32 to 36 Weeks): Alveoli Formation, Firm Grasp, Taste Preferences

Mu wiiki nga asantu mubiri obusenge bwempewo oba 'alveoli' oba obusenge empewoesibwamwe mwenda, butandika okukula mumawugwe. Era bwewone okukula okutuki dala kumwaka 8 omwana ga amaze okuzalibwa.

Mu wiiki 35 omwana aba atandise okunyweza ebintu mungalo ze.

Omwana asisinka ebintu bingi gabanga emere amaazi ne kalunda omulala owomugaso jail bino bimusaaliwo ebintu yaga oba byata yagale nga'zalidwa. Gamba nga abuba maama abakuzesa enyo ebintu nga 'anise', ekintu ekiwa 'licorise' empoma abana bano bawaa okwagala kwa 'anise' nga bazalidwa. Abawere atasisinkana 'anise' mulubuuto bab tebamuugala

Chapter 46   9 Months to Birth (36 Weeks through Birth)

Omwana alaga obubonero bwo kwaga ozalibwa kino akiko nga afulumiya 'hormone' eno eyitibwa 'estrogen' era ekyukakyuka okuva mwana omulubuuto okugenda ku mwana omuwere.

Kukisera kino nabaana atandiika okulago obubonero obwo kufulumya omwana, kino kyekivako okuzalibwa kwo'mwana.

Okuva muku waka 'fertilization' okutuka kukuzalibwa kwo'mwana no kweyonge, ekulakulana yomubiri yamungeri nyigi era genda mumaasi buli enukusifu. Ebipya ebisangidwa ebikwaku mitendre gino ejewunyisa nga okukula kwo'mwana munda yanyi bwekuli okululu enyo mukubera kwomuntu mubuwamu kunzi eno.

Nga etegera yaffe eyokulala kwo'muntu mubisera bisokerwako bwetuna yongera okukulakula nya no kulogosa embere yo bulamu bwaffe nga omwana tana kuzalibwa ne bwaba azalidwa.


Add a Comment

Your Name: Log In 3rd-party login: Facebook     Google     Yahoo

Comment: